NKWAGALA NNYO, MUKAMA WANGE (Fr. Expedito Magembe)

Ekidd.:Nkwagala nnyo, Mukama wange, nja kukwesiga
Ggwe lwazi lwange, era amaanyi agampanirira. x2

1. Ggwe Katonda wange ankuuma n’onnyamba
Ggwe ngabo yange omufunngamye obulokofu bwange.

2. Nnakukoowoola Ggwe Omukama ow’amaanyi
Bwe ntyo ne mpona abampalana abankyawa.

3. Wantwala mu ttale eggazi, n’onkuuma,
Wandokola, kuba onjagala nnyo.

4. Waliwo Katonda ki, okuggyako ono Omukama?
Katonda wange tiwali amusinga.

5. Yekka Omukama agulumizibwe emirembe gyonna
Atenderezebwe nnyo Omukama.

DOWNLOAD LINK:
NKWAGALA NNYO MUKAMA WANGE

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *