NZE NJA KUYIMBA (Fr. Joseph Namukangula)
Ekidd.: Nze nja kuyimba obulamu bwonna
Nnyimbira Katonda Omukama eyantonda, owange nnyini bulamu.
1. Ntendereza ebirungi by’akola – Ye Nnamugereka
Nnondoola ebirungi; nga nkumu!
2. Kabaka ow’ekitiibwa, tolabwa
Osinga balubaale, tokirwa! – Mu bukulu bwo
3. Ennyanja n’ensi yabikola Ng’abiteekawo!
Tumusinze eyatonda ffe nnyini!
4.Ggwe tutwale, Kabaka ow’ekisa – Ng’otulambika
Otutuuse, otuwe, ekiwummulo!
DOWNLOAD LINK:
NZE NJA KUYIMBA
0 Comments