NZUUNO OMUZAANA W’OMUKAMA (Fr. James Kabuye)

Ekidd.: Nzuuno, nzuuno omuzaana w’Omukama,
Kinkolebwe nga bw’ogambye.

1. Muyimbire Omukama oluyimba oluggya.
Muyimbire Omukama mmwe ensi zonna.

2. Muyimbire Omukama mutendereze erinnya lye,
Mulangirire buli kanaku obulokozi bwe.

3. Ekitiibwa kye mukinyumye mu bakaafiiri,
Mu bantu bonna ebikuuno bye.

4. Anti Omukama mukulu era atenderezebwa nnyo,
Atiibwa okusinga balubaale bonna.

DOWNLOAD LINK:
NZUUNO OMUZAANA W’OMUKAMA

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password