YEZU OW’OBUSAASIZI SAASIRA By Lawrence Semanda

Yezu Ow’obusasizzi saasira ensi eno, Tusabye okuganja gyoli, tukusinza ffe.

Saasira ffe abaana bo twasobya Yezu. Tuzze okusiima naffe otuwembejje.              

Banji muffe tusabye Nyaffe Maria atuwe okuganja gyoli, tufune ennema ayi Yezu.

  1. Mujje mwe tumuyimbire, Yezu omusaasizi

Ye anaatuwa enneema ey’enjawulo.

  1. Mujje mwe tumuwereze Kristu omusaasizi

Tusembere kumeeza y’Omukama.

  1. Ensi yonna emusinze Yezu omusaasizi

Tumusabe amaanyi ag’enjawulo.

  1. Fukamira osabe ggwe ensi eno emumanye ffena abatonde ku nsi tumuyimbire,

Muwerezenga Yezu ne Nyaffe akujune, sitaani bw’aba ngazze, fukamira osabe.

  1. Omusaanyi gwayiika olw’okuba ffe ku nsi, otufiirira ffe ffena era otulokole,

Omu nsi eno enunulwe.

Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?

Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [42.04 KB]

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *