AYI MUKAMA KATONDA WAFFE

Ayi Mukama Katonda waffe, twegasse ne Nnyaffe Maria,
tukuweereze ebitone byo bino n’omwoyo ogumenyese.
N’ekisa wulira essaala za Yezu.

1.    Nga tujjukira okubonabona kwa Yezu Kristu omwanawo.
N’okuzuukira, n’okulinnya kwe mu ggulu afuga byonna.

2.    Nga tujukira olunaku luli lwe yali mu senakulo,
Yagamba kino mubiri gwange, kino musaayi gwange.

3.    Era tuddamu okuweereza ekitambiro kya Yezu
Kye yatambira olwokuba abantu, alyoke atulokole.

4.    Ffenna twegatte ne tuba kimu ne Yezu Kristu atwesiimya,
Olwo twambuke ne ssanyu ezzibu wa kitaffe eyo ffenna.

5.    Mujje twebaze byonna by’atuwa lwe tujja ku altari ye
Bwe tuligenda eyo mu ggulu tulimutenda ffenna.

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password