DDUNDA TUKUWA by Lawrence Ssemanda

Ddunda ffe tukuwa, biibino ebirabo byo ebiva byonna muntuuyo zaffe.
Waayo ggwe ky’olina omuddize ye an’akuweera.
Ddunda ffe tukuwa, biibino ebirabo byo ebiva byonna muntuuyo zaffe.
Toola gwe n’omuwa omwebaze ye era musinze

  1. Siima bye tukuwa Taata ffe abaana bo by’e byo bye tulina;
    twaala byonna. Guni omugaati n’evviini eno
    bivamu nnimiro, twaala Ddunda.

 

  1. Tujja mu maaso go ng’abaana b’olina wadde tetulina zaabu amyansa.
    Ye ggwe omusaasizi Kristu Yezu, naffe nga tuwabye tuzze gyoli.
Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?
Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [25.20 KB]

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password