MUKAMA ASANA KWEBAZA Lawerence Ssemanda

Mukama mulungi nnyo                  asana kwebaza nyo

Teyerabira baana be                        Aaah

Tunamuwa ki leero                         by’atuwa bingi nnyo

Tumutunere kubingi ebyo             ebitutuyanya enyo

Makama ye by’atuwa                      ttendo

Asaasira buli omu                           ffena tumwebaze okwagaka kwe. (Lugaba)

Siima bytuluwa ffe aoolo biva mu ntuuyo  zaffe. By’birabo byo Kitaffe byetuwa (Mukama) Siima Lugaba lba byutukuwa bye biino.

  1. Toola ky’olina ggwe kitwale ew’Omukama, kubanga ye nnyini byo, olulala alikuwera; Ye Lubaga yekka Ggwe muddize ku by’olina.
  2. Ssente n’obubaani biweyo ew’Omukama, nga n’okusaba tokusuulirira alikuwera ggwe saba kimu kyokka kunywerera kuye yekka.
  3. Nnyaffe tomusuula muzadde ow’enneema, an’akujuna tomusuulirira alikutaasa mu buli kabi konna ye Nnyaffe omwagala yekka.
  4. Saala tozisuula zezijja okubbulula, bw’onoozisoma ajja kuba omuzigu takusenga. Saba Lugaba yekka kubanga tajjuza muntu.
  5. Kristu Nantameggwa ye Ggwe ngabo yaffe eyo, tutaasenga omuzigu tube mu kkubo lyo; nga bwetulindirira empeera y’eggulu gy’ali.
Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?

Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [1.71 MB]

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *