NZE NNADDIZA KI OMUKAMA by Sr. M. Proscovia. Nakuya Chorus:

Chorus:

 

Gents:

Nze Nnaddizaki Omukama? (Ddunda), Nze Nnaddizaki Omukama?

All: Ddunda nze  nnaddizaki Katonda wange

 

Gents:

Nze Nnaddizaki Omukama? (Ddunda), Nze Nnaddizaki Omukama?

All: Ddunda nze nnaddizaki Katonda wange, sirina x7 kyakuddiza Katonda wange, sirina x7 kisanira Katonda wange.

 

Verses:

 

  1. Ebirabo byange byendese ggwe mugaati ggwo Katonda wange n’eviini bibeekitambiro eky’obulamu;

 

Siima Mukama wange siima Mukama wange ebirabo byange bye ndeese, siima mukama wange, siima Mukama wange ebirabo byange bye nkuwadde.

 

  1. Ekirabo kyange ekisinga, kwe kukuddiza omutima gwange, N’obulamu bwange nzenna mbeere wuuwo; Siima…

 

  1. Obutume bwange ekyo kirabo kyo, ggwe obutukuze Katonda wange, ne mu bye nkola, njoleke ekitiibwa kyo; Siima….

 

  1. Ggwe Katonda waffe nnyini byonna, mu kisa kyo kubagizanga abankuseere, ayi Mukama, bafune ebirungi byo; Siima….
Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?
Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [36.90 KB]

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password