NZUUNO NZIZE MUKAMA by Sr. Justine Naluggya Chorus:

Chorus:

Nzuuno nzize Mukama, okukuweereza ekitambiro, ekikulumubu Kristu bwange x2

Verses:

 

  1. Eyo ewuwo gye nsitulira omwoyo gwange ayi Mukama tonsuulanga, obwesige bwange bwonna bulimu ggwe.
  2. Mu mutima gwo mwentadde emirimu gyange ayi Mukama giigyo gyonna, obulokofu bwange bwonna buvagy’oli.
  3. Mu mikono gyo mwe ntadde obulamu bwange ayi Mukama buubwo bwonna, buli kye nnina kyonna, kyonna kidda gy’oli.
  4. Mu kisa ekikyo mwe ntadde ebizibu byange, ayi Mukama Twala byonna, ebizibu n’ebyangu, byonna mbizza gy’oli.
  5. Omukisa gwo nze gwe nnoonya, obulokofu nze bwe nnoonya, obulamu obw’omuggulu nze bwe nnoonya, emirembe n’emirembe, Amiina.
Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?

Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [36.46 KB]

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *