KATONDA NGA YAYINGA OKWAGALA

Katonda nga yayinga okwagala ensi,
Okwagala kwe, tukulage nga twagalana wonna,
Katonda nga yayinga kwagala ensi,
Okwagala kwe, tukulage wonna.
1.    Adam ne Eva nga basobezza teyabaleka atyo yatuma omununuzi,
Katonda nga yayinga kwagala ensi.

2.    Omwana omwe ati gwe yalina namuwaayo ku lwaffe atulokole,
Katonda nga yayinga kwagala ensi.

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password