OKWAGALA KUKIRA BYONNA

Okwagala kukira byonna, Yesu Kristu yanjagala
Ky’amazima ayagala ffena, tumwagale ye yatwagala.
1.    N’azaalibwa okubeera nze, n’ayigiriza okubeera nze
N’akemebwa okubeera nze, ne yeeraga ng’era anjagala

2.    N’avumibwa okubeera nze, nabonabona okubeera nze,
Era n’attibwa okubeera nze, ne yeeraga ng’era anjagala.

3.    Yanjagala nze n’ansuuta, n’annyamba nze n’annganza,
N’anfuula nze omukristu, ne yeeraga ng’era anjagala.

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *