Lyrics
Refrain 1:
Ayi mwoyo gwange,
ayi mwoyo gwange tewerabira nga tewerabira nga tewerabira nga tewerabira
Mukama bya kukolera,
tendereza nga, tendereza nga, tendereza nga
ogulumizenga erinya lye.
Katonda mulungi era musaasizi,
yee mulungi, yee mulungi, yee ddala mulungi musaasizi.
Katonda y'atuyamba kuba musaasizi,
yee mulungi, yee mulungi, yee ddala mulungi musaasizi.
Katonda tumutende kuba musaasizi,
Katonda wabuyinza kuba musaasizi,
Refrain 2:
Nnaayimbanga ekisa, nnaatendanga ekisa,
nnaayimbanga ekisa ky'Omukama kyatulaze.
Nnaatendanga ekisa, nnaayimbanga ekisa,
nnaatendanga ekisa ky'Omukama kyatukoledde.
Siryelabira Mukama wange byonkolera (siribyerabira),
Wawulira omulanga gwange n'omponya okufa (sirikwerabira),
Mu ngendo eza buli ngeri Mukama tatwabulira
atuwonya obubenje (tatwabulira),
amadinda n'engoma bivuge Ddunda tumuyimbire,
tumutendereze, tumutendereze Ddunda Nnantalemwa,
nga tukwebaza Ddunda Nnantalemwa kutukuuma,
Ddunda nga tuli balamu,
Ddunda webale, webale, webale Ddunda.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.