Lyrics

Chorus

Ffe abaaleka byonna ne tukugoberera
Mukama tulifuna ki?
Emirundi kikumi, muliddizibwawo ku nsi eno
n'empeera mu ggulu ey'olubeerera.

1

Mmwe abaaleka eby'ensi ne mujja ne mungoberera nze mbasuubiza;
Mmwe abaaleka eby'ensi ne mujja alibaweera Taata mu ggulu.

2

Mmwe abaaleka eby'amaka ne mujja ne mungoberera nze mbasuubiza;
Mmwe abaaleka eby'ensi ne mujja alibaweera Taata mu ggulu.

3

Mmwe abaaleka'obugagga ne mujja ne mungoberera nze mbasuubiza;
Mmwe abaaleka eby'ensi ne mujja alibaweera Taata mu ggulu.

4

Mmwe abaaleka abaana ne mujja ne mungoberera nze mbasuubiza;
Mmwe abaaleka eby'ensi ne mujja alibaweera Taata mu ggulu.

5

Mmwe abaaleka ebyalo ne mujja ne mungoberera nze mbasuubiza;
Mmwe abaaleka eby'ensi ne mujja alibaweera Taata mu ggulu.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.