Genda Okole Ng’oyo

Composer:

Lyrics

Chorus

Genda okole ng'oyo,
genda okole ng'oyo.
Beera Musamariya ow'ekisa.
Yamba ddala abanaku,
yamba, yamba buli munno.
Mukama amanyi byonna,
alikuweera.
Kola nnyo, kwata engabo,
kola nnyo ey'obugabi.

1

Oyagalanga munno nga ggwe bwe weyagala.
Muyambe munno okwagala Katonda ne by'oyagala.

2

Oyagalanga munno nga ggwe bwe weyagala.
Muwe ku bintu Ddunda by'akuwa nga tewebalira.

3

Oyagalanga munno nga ggwe bwe weyagala.
Muyambe munno okuwangula ebizibu ebinene.
Jjukira nti okwagala okutuufu
kulagirwa mu bikolwa.

4

Oyagalanga munno nga ggwe bwe weyagala.
Muyambe munno mu bizibu ng'omugumya n'ekisa.

5

Oyagalanga munno nga ggwe bwe weyagala.
Ng'osanze ajeera, beera wa kisa ng'ogaba kinene.
Jjukira nti okwagala okutuufu
kulagirwa mu bikolwa.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.