Lyrics

Chorus

Ggwe Nnyaffe Omuyinza
Ggwe Nnyaffe, Nnyaffe ow’ ekisa
Ggwe Nnyaffe omuyinza
Maria tuyambenga

1

Bikira Maria ggwe Nnyaffe omwagalwa
Kuuma yamba ffe abaana bo.
Bikira Maria ggwe Nnyaffe omwagalwa
Tuutuno tuyambe tuli baana bo

2

Bikira Maria Ggwe Nnyaffe omwagalwa
Kuuma Uganda etebenkere
Bikira Maria Ggwe Nnyaffe omwagalwa
Tusabire ensi eno etebenkere

3

Bikira Maria nga bangi abavuma
Baagala eddiini mbu bagizise
Nnyaffe twagaze Kristu omulokozi
Taasa eddiini etinte

4

Bikira Maria Nnyaffe tusaba kino
Tutaase endwadde etumalawo
Tusaba tuyambe Nnyaffe ggwe owe’kisa
Tusabire tuyambe tuggwaawo

5

Bikira Maria Nnyaffe tukudaagira
Twagaze Omukama tubeere babe
Obulamu nga bukomye obw’eno obw’ekiseera
Tuwungule otutuuse mu bw’ olubeerera

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.