Lyrics
Katonda waffe oyo Nnaamwebaza ntya?
Katonda waffe oyo Nnaamwebaza ntya?
Katonda waffe oyo Nnaamwebaza ntya olw’ebirungi
enfaafa by’atuwadde?
Nga tweyanze! Ka tumuddize ku ebyo by’atuwadde
ebivudde mu kutegana okwa buli nkya.
Ssebo ow’ekisa ebyaffe bisiime anti biraga omutima ogusiima.
Ssebo ow’ekisa ebyaffe bisiime anti biraga omutima
ogusiima, ogw’abaana bo.
Laba omugaati, laba n’evviini gye tuleese, laba n’amakula g’otuwadde
tugaleeta.
Tobigaana, bitono nnyo, biraga Kitaffe bwe tusiima Taata by’otuwadde,
weebalege.
Tunaakuwa ki, ddala ky’osiima nnannyini nsi? Laba n’obulamu
bw’otuwadde tubuleeta. Tobigaana ....
Ebintu by’ensi, tubiwe Ddunda atwagala nnyo, tumuwe ebibala
by’atuwadde olw’ekisa kye. Tobigaana ...
Nnaakuddiza ki, ddala eky’ebbeeyi ekikugyamu? Kino kye nsobola
kye nkuwadde onokitwala. Tobigaana ...
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.