Lyrics
Katonda waffe oyo - Nnamwebaza ntya? (3)
Olw'ebirungi enfaafa by'atuwadde?
Nga tweyanze! Katumuddize kw'ebyo by'atuwadde
Ebivudde mu kutegana okwa buli nkya
(Ssebo ow'ekisa ebyaffe bisiime
Anti biraga omutima ogusiima) (2)
Ogw'abaana bo.
Laba omugaati, laba n'eviini gye tuleese,
Laba n'amakula g'otuwadde tugaleeta.
Tobigaana, bitono nyo, biraga Kitaffe
Bwe tusiima Taata by'otuwadddewebalege.
Tunaakuwa ki, ddala ky'osiima nannyini nsi?
Laba n'obulamu bw'otuwadde tubuleeta.
Tobigaana................
Ebintu by'ensi, tubiwe Ddunda atwagala nnyo,
Tumuwe ebilala by'atuwaddeolw'ekisa kye.
Tobigaana.................
Nnaakuddiza ki, ddala eky'ebbeeyi ekikugyamu?
Kino kye nsobola kye nkuwadde onokitwala.
Tobigaana................
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.