Lyrics
Kristu omuwanguzi ye wuuyo Akaliga,
Bendera emuli mu gwa ddyo, ffenna atubbudde.
' Ekidd.: Kristu ............ Paska yaffe
Kristu ............ Paska yaffe
Kristu ............ Paska yaffe
Kristu atambiddwa.
Ddala Kristu atambiddwa, atambiddwa ku lwaffe,
Ye wuuyo Akaliga akaggyawo ebibi by’ensi - kamalawo olumbe.
Ddala Kristu atambiddwa, atambiddwa, atambiddwa ku lwaffe,
Mu kufa kwe ekibi twakivaamu, mu kuzuukira kwe ffenna twalamuka.
Ddala Kristu atambiddwa, atambiddwa ku lwaffe,
Ebitambiro eby’edda yabidibya ye Musaserdooti, Altari era ke Kaliga.
Kristu ke Kaliga, keeko akanunudde endiga,
Atabaganyizza oyo Kitaawe naffe aboonoonyi.
Kristu Omununuzi, olwaleero azuukidde.
Ekitiibwa n’obuyinza bibye, emirembe n’emirembe.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.