Lyrics
S+A+T Mumpita ani mbuza mmwe , mumpita ani mmwe
Mumpita ani mmwe abange mumpita ani
CHORUS
Ggwe kristu, ggwe messiya,
ggwe mukama omwana wa katonda ggwe
Ggwe kristu, ggwe messiya,
ggwe mukama omwana wa katonda omulamu.
Twali bakufa ffenna
Olw'ekibi kiri ekyedda
Ggwe katonda n'ojja eno,
N'ofuuka omuntu otulokole.
Wava wa kitaffe eyo
Ojje ojune ffe abazaawa
Ggwe omusumba n'ojja eno,
n'okunga obuliga otulungamye
Mu kuzuukira kwo okwo
Waluwangula olumbe
Ffe abatene n'oyamba n'otuwonya omuzigu
kati twebaza.
Tulina kukwewa ggwe
An'atuwanguza ensi eno
Mu mayengo ag'ensi eno
Totusuula omuzira ffe tuwanguze
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.