Lyrics
Mumutendereze, mumutendereze,
mwenna, mwenna, mumutendereze,
yee mumutendereze, mumutendereze
mu bbanga ery'obuyinza bwe,
ery'obuyinza bwe, ly'obuyinza bwe mu ggulu ddala,
mu ggulu ddala.
Mu bire eyo, mu bire eyo, mu bire eyo (nnyo, eyo),
mwenna mumutende, mwenna mumuyimbe,
mumutende, mumutende, mumuyimbe,
mumutende amaggye gonna.
Bakabaka b'ensi n'amawanga mumutendenga,
bakabaka b'ensi n'amawanga mumutendereze,
abakungu n'abalamuzi mumutendereze,
abalenzi n'abawala abakadde era n'abato mumutendereze,
mumutendereze.
Ekitiibwa kye kibuna anti eggulu n'ensi,
nsi eno, nsi eno,
ekitiibwa kye kibuna eggulu n'ensi,
eggulu n'ensi, eggulu n'ensi.
Mumutendereze, mumutendereze Katonda w'amaggye.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.