Lyrics
Ndisiimisa ki Omukama? (Ndisiimisa Mukama)
Ndisiimisa ki Omukama olw'ebirungi by'ampadde atyo,
by'ampadde atyo?
Ka nkwate ekikompe eky'obulokofu
nkowoole, nkowoole, nkowoole, nkowoole,
nkowoole erinnya ly'Omukama.
Nnalimu okwesiga ne bwe nnagamba nti: nze nga ndabye nnyo!
Nze nnatya ne ngamba nti: Buli muntu mulimba bulala.
Naddiza ki Omukama? Olwa byonna bye yampa!
Nja kuddira ekikompe ky'obulokofu, nkowoole erinnya ly'Omukama.
Bye nnetemye ew'Omukama nja kubituusa, ng'eggwanga lye lyonna liri awo.
Kwa muwendo mu maaso g'Omukama, okufa kw'Abatuukirivu be.
Ayi Mukama, nze ndi muweereza wo, nze ndi muweereza wo, mwana wa muzaana wo,
Ggwe wasumulula envuba zange.
Nja kukutambirira ekitambiro ky'okukutenda, nkowoole erinnya ly'Omukama!
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.