Okuddiza Ddunda…………

Lyrics

3

Ebirungi byonna....... by'otuwa ssebo bingi otwagala;
Amakula ge tuleeta,..... kuba kuddiza Ddunda abitegeka
Okuddiza Ddunda............

4

Tukwebaza nnyo ggwe mukama asiima ebyaffe..........tukwebaza nnyo tukwebaza nnyo Namugereka.
Tukwebaza nnyoggwe mukama ali wano naffe.............
Tukwebaza nnyo ggwe mukama akuuma abanaku.................
Tukwebaza nnyo ggwe mukama abibaza ebyaffe.............
Tukwebaza nnyo ggwe mukama asobola ebingi.............
Tukwebaza nnyo ggwe mukama atumanyi abaana...........
Tunaajula ki w'oli mukama Ddunda kitaffe............

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections