Lyrics
Leka tutende, lea tutende, leka tutende abantu abayitimuka nnyini,
mu mirembe egy'edda egiddiringana. batusookayo
Bajjajjaffe nnyini,
mu mirembe egy'edda. Oh Katonda y'alaga ekitiibwa kye nnyini;
oh Katonda y'alaga ekitiibwa kye! Ekisukkiridde, ekisukkiridde,
n'atulaga obukulu bwe nnyini okuva ddala eyo mu mirembe egyasooka.
Abamukubo bali bakabaka, abamukubo nga babuyinza ku nsi,
abamukubo, baawa n'amagezi, abamukubo baalanga ebirijja, abandi kubo
baabuulira abantu. Nkumukubo nga bayigiriza kkungwa; abamu kubo
bafumba n'ennyimba, abamukubo bafumba n'ebitontome.
Naye wano, ssebo, waliwo ddala olukalala oluwanvu olw'abantu ab'eggonjebwa, ab'emirimo
emirungi egitagenda kwerabirwa, mu bazzukulu babwe musigale
mu obusika ku nsi, obugagga obw'ensibo, bo bwe baazaala busigalewo. Abaana
babwe, baana ba mirembe, ezzade lyabwe, lisigalawo emirembe gyonna,
ekitiibwa kyabwe kyabwe kya mirembe, tekiyuugayuuga, tekigenda nakusere
emibiri gyabwe, erinnya lyabwe
ba, gyazikibwa mu ddembe, lisigalawo mu maza
Abantu bonna balirangirira, balirangirira amagezi gabwe n'ekibiina
dde n'amazadde
kyonna kirigulumiza amatendo gabwe emirembe gyonna. Katusookere ku Eno
ka omusajja ow'edda, ko n'omwana we Sethibawangaala nnyo. Kambanjulire Noa kawonawo,
eyafuna n'ekisuubizo nti ensi teriddayo kusaanyizibwawo mujjuzi. Ka ndayire jjajjaffe
Ibrahimu, omusibuka amawanga n'amawanga ku nsi. Y'ali mesigwa mukugezebwa
n'akuba naye endagaano ey'omukisa nti: amawanga gonna galifuna omukisa kulu
lwe. Kankumenyere Izaake ne Yakobo bajjajjaffe, basikira omukisa gw'ensi yonna
yonna, mwe mwasibuka Musa eyalumba Abamisiri n'abazisa. Olunyiririte
ruggwayo olwa bajjajjaffe, nga Daudi ne Solomoni omwana we, baalibazira nnyo, baaliba kitiibwa,
bakutendebwanga; Abajulizi baffe Matiya Mulumba, Kaloli Lwanga, n'Abajulizi
abalalabe bazira baffe, be bajjajjaffe, bakutendebwa emirembe gyonna.
Ensi eno Africa erimanya etya Katonda nga tewali atuuseyo?
Erimanya etya? Erimanya etya eyo Katonda? Ng'ennumya
omwoyo, Africa ennumya omwoyo. Banamanya batya? Banamanya batya
Ekigambo kyo? Anti otugamba: "Buli yenna akowoola erinnya
ly'Omukama alirokoka." Banakowoola batya gwe batamanyi? Balikkiriza
batya oyo gwe batawuliranga? Kituufu okukkiriza
kuva mu kuwulira kigambo kya Katonda. "Nzuuno ntuma Mukama,
nzuuno ntuma ngende mu Africa nangirire amawulire agasanyusa."
Twevuddemu, twevuddemu okukola by'oyagala Mukama Katonda,
ne bw'osaba obulamu tunabuwaayo olw'okuba ggwe.
Ojja kuva mu bantu bo, ojja ku
Ojja kuba ne Evanjili, ojja ku
Empisa zo ne Evanili, empisa
Obuzira n'obwenkanya, obuzi
Ng'osomesa b'onoolaba, ng'osome
Ebizibu by'onoolaba, ebizi
Addirira tansaanira, omunava
ne mu bantu bo beera muzira.
bane Evanjili beera muzira.
zo ne Evanjili beera muzira.
ra n'obwenkanya beera muzira.
sa b'onoolaba beera muzira.
bu by'onoolaba beera muzira.
futansanira beera muzira.
Ekigambo ky'Omukama nkyagala, kirungi nnyo, kisigalawo emirembe gyonna, kituufu nnyo,
Ekigambo ky'Omukama nkyesiga, kirungi nnyo, kisigalawo emirembe gyonna, kituufu nnyo kiwooma
okukira omubisi gw'enjuki kisigalawo emirembe gyonna ki
kirungi nnyo, kituufu nnyo
wooma okukira amasavu agebbula kisigalawo emirembe gyonna kisinga
zawabu omuwendo yenna, kisigalawo emirembe gyonna kisinga
feeza omuwendo yenna, kisigalawo emirembe gyonna
Ndayidde nkugambye kirungi, nkisiimye
kimpomera, kimpomera kimpomera, kibakimpe,
nkigaaye ehe! ehe!
mpomera kimpomera, kimpomera kimpomera, ki
Katwanirize Ekigambo ky'Omukama kikino kituuse. Tweyanzizza,
mpomera
tweyanzizza, tweyanzizza Taata ekigambo kyo, Ekiambo ky'oyogera
kibabulamu, bwe bulamu bw'ensi eno n'abagirimu. Gwe musingi gw'ensi eno
kwetambulira, bwe bulokofu bwaffe obw'olubeerera. Kristu tukwanirizza.
Yogera naffe Kristu tukwanirizza mu Uganda yaffe.
Ensi Buganda nkubbiramu Omutonzi w'ensi eno nga yali akuwadde emikisa.
Ensi Buganda njogerako anti okuva amasooka eddiini mwe yasooka okumera.
Ndabra wa? Ndabira wa eddiini ey'ekitiibwa ku nsi? Enejja ddi, bajjajja
batugamba okusoma? Enejja ddi lubaale simuliko alimba!
Enejja ddi, lubaale zimutwale akakku? Enejja ddi, bajjajja bagiranga dda
nnyo. Enetera Buganda etandike ogw'okusoma. Ayi Katonda w'ensi, webale
nnyo. Ayi Mutonzi w'ensi webale nnyo. Ale nnyo.
Omwana wa Uganda tewerabiranga, lunaku olw'ekitiibwa nsalensale zaalikkumi
na musanvu, omwezi Februari lukumi mu lunaana nsanvu mu mwenda, Mapeera
omusaale ne Brother Amansi lwe bagoba'e Ntebe, yasanga Mukabya ng'alamula. Agenze
ewa Mukabya okulanya, Mukabya n'aukwasa 'e Kitebi, atandike ogugwe ogw'eddiini.
Bajjajjaffe bamanya Omutonzi, Katonda ow'e Butonda nga bamumanyi, eddiini olwajja
bagyaniriza nnyo ne bagisoma. Nnalubandwa gw'owulira ye yasooka bonna,
ng'asoma ekironde yasooka bonna, ddii
Oh! Nalubandwa webale kubonga
ni wagitegera entuufu ng'ezze, ggwe
nno wasoma mangu nnyo. mwana wa Nnamutwe,
Wawulira otya? Wawulira otya ggwe enneema y'Omutonzi? Wakebuka otya?
Wakebuka otya ggwe ng'akuyise Yezu? Oh! Nalubandwa Oh!
Webale kubonga. Oh! Nalubandwa, Oh! webale kubonga.
Eyakola byonna yatuwa emirembe, buli omuwaddembe. Munvunaana ki?
Ffe abatonde ffenna yatuwa emirembe, buli omuwaddembe.
Munvunaana ki? Buli omuwaddembe okusinza bw'ayagala, buli omuwaddembe.
Buli omuwaddembe okuweereza Omukama, buli omuwaddembe
Abatalina ddiini, munvunaana ki nze nno? Buli omuwaddembe.
Abawereza Omukama mubalanga ki nno mmwe? Buli omuwaddembe.
Oh Kalemba wabwe bamulanga ki? Buli omuwaddembe. Sitye
Oh Muzeeyi wabwe bamulanga ki? Buli omuwaddembe. Nanywenge,
bannange munvunaana ki? Buli omuwaddembe. Tuli ba mirembe ffe
nze, sitye nze, munvunaana ki? Buli omuwaddembe.
ra, nanywera, munvunaana ki? Buli omuwaddembe.
abaana ba Katonda, tuli ba mirembe Yezu yagituwadda.
eddiini egirangiridde.
Sitani tumwewalenga.
Yezu Kiwamirembe.
nenze ampe emirembe.
Bangi bajeera ku nsi mu butamanya, nze ndi musomi. Ne batama
Bangi bajeera ku nsinga tebamanyi Nti abatambu
Bangi babeera ku nsi mukusanyuka okwo Ne batama
Bangi bajeera ku nsinga tebasoma, Ne basanyu
nya Katonda wabwe. Nze ndi musomi mu Ekleziya Katolika ow'Abatume.
za Lugaba yekka.
nya eyabawa byonna.
sa omululu gwokka.
Atamanyi Kristu weraba. Nze nzikiriza. Nsenze gwe mma
Nze sikisa Kristu mwatula. Kristu Kato
Ayatula Kristu webale. Kristu mwaga
Nze ssirina ddiini ntontome. Kristu nze amma
Abasoma eddiini mwebale. Mwenyumiri
Tube kimu Kristu b'afuga. Kristu awangu
nyi. Nze nzikiriza mu Ekleziya Katolika ow'Abatume.
Tukukkiriza Matiya Mulumba, kulembera, tugobye Kalemba
ffenna, ne mu bizibu ennyo, ne mu kufa, mukugezebwa. Tuli banywevu,
tetujja kukwabulira. Ku lwa Kitaffe, ku lwa Mwana, ku lwa Mwoyo
Mutukuvu. Tuweze masajja, tuli basomi ab'olubeerera.
Matiya Katonda yakusiima, n'akuteekawo okulembere eggwanga lye.
Oli muzira, oli muzira Matiya waffe. Olutalo mwalulinnyako abasaalemwebale.
Naffe tuutuno tuyambe, olutalo lw'ensi eno luuluno luyinda.
Matiya taza eggye tuluwangule, tuluwangule na buzira.
zi ntalo tukwekutte, tukulemberenga abafuzi b'ensi eno batuli bubi.
Abatalina ddiini batuwondera. Ffe tuli banywevu okukamala,
Katonda gwe tusinza, y'atuwanguza ffe abamumanyi.
Munyweere, munyweere temutya n'akamu. Oyo gwe mutegedde, gwe
mubamwesiga. Abatta omubiri mubasaasire. Tebatta mwoyo
mubamwesiga. Ensi eno abanyiga mugirwanyise. Etutta ffenna
mubamwesiga. Mu budde obuzibu mugume ddala. Essaawa y'eyo
batta mubiri. Bwe tufa ku lwa Yezu ffenna tugenda mu ggulu.
tubonaabona.
y'okuwangula.
Baganda bange, tugenda mu ggulu. mujje tugende, Lwanga totuleka. Obudde
bwonna, mujje tugende, mwenna munywere,
mujje tugende, Kabaka
waffe, asunguwadde, Bakungu
bonna, banyiivu bonna, Mukama
yekka, tumwesigenga,
ka. Munywere, tugenda mu ggulu. munyweree, Lwanga totuleka. Muka.
yimbe, munywere, Mu
linnye, tugende,
Onojja ddi Mukama? Nkulinda, nkulinda,
nkulinda. Onojja ddi Mukama? Nkulinda,
nkulinda, nkulinda. Ensi yiino eggwawo.
Natonderwa eyo gy'obeera. Jjangu Yezu nkulinda. Jjangu
Yezu nkulinda, nkulinda, nkulinda.
Eby'ensi biibino biggwawo. Tebisimba, biggwawo. Omwoyo
gwange tebigumatiza, nnyonta ya Katonda eguluma. Ndijja ddi?
Ndijja ddi? Ndijja ddi? Nze ne ndaba amaaso ga Katonda.
jja ddi? Ndijja ddi?
Ng'ennangaazi enoonya emyaala gy'amazzi bw'erookalooka, ng'ennyonta
egiri bubbi, n'omwoyo gwange bwe gutyo, gukwegomba ayi Katonda.
Amaziga gange ng'alya bumere emisana n'ekiro. Abalabe
bange nga b'ankiiya buli olukedde nti: Aliwa, nti: aliwa
nti: aliwa Katonda wo? Nti: aliwa? Nti aliwa? Katonda wo aliwa?
Ffe nno tugenda mu nnyumba ya Katonda waffe ng'essanyu litujjudde Tuyimba, tusaakaanya,
nga tutenda Ddunda, nga tutenda Ddunda Katonda w'amaggye.
Lwaki? Lwaki nnumwa omwoyo? Lwaki? Lwaki neralikirira? Ka nnesige
Mukama yekka, anti ndiddamu, anti ndiddamu ne mutendereza.
Mukama alaga ekisa kye emisana n'ekiro. Nduoke mutende,
ndyoke muyimbe mu luyimba lwange, nga nsaba Katonda
nga nsaba Katonda akuume obulamu bwange.
Omutuufu alyanya, omutuufu alyanya
alyanya ng'olukindu, alyagaagala nnyo
alifaanana sedro omutuufu alyanya
ez'oku Tibano eyo alyagaagala nnyo
eyasimbibwa eyanyizza yonna ne
mu nnyumba ya Katonda mu nnyumba ya Katonda
mu bukadde bwabwe balamu bulijjo
baliba bakyabala bonna batiba butibi
mu mawanga gonna nti Ye Ggwe lwazi lwange y'ankuuma talina bubalange
Omukama onokuusa,
mutuukirivu. Ayi Mukama nga kirungi okukwebaza, okuyimba
n'okutenda ggwe Mukama waffe atenkanika, kirungi okwatula ekisa kyo. Kirungi nnyo
okwatula obwesigwa bwo bw'olina, emisana n'ekiro nga tusuna endongo,
nga tukuba ennanga n'oluyimba olw'egwoowo. Byonna by'okola Mukama wange nze binsanyu
Watuukiriza, bituufu nnyo, byekusifu
sa Ggwe bye watugamba nze binsanyusa
bikulu nnyo, by'olowooza byonna
by'okola bisuffu, nze binsanyusa, bye kusifu nnyo okukama
bituufu byonna, bwembirowooza nze binsanyusa.
la, nze nsanyusa,
Eyasiriwala bino tabimanyi. Omusiru yenna tabitegeera. Ababi ne
bwe bameruka ng'omuddo, ne bye bakola byonna nebibagendera bulungi,
ku nkomerero ya byonna, bazikirira ne basaanawo; kyokka ggwe Mukama
osigalawo. Osigalawo emirembe gyonna. Osigalawo osigalawo
emirembe gyonna. ddala ky'amazima, bawanguddwa abalabe
Ddala ky'amazima
bo nnyini bawanguddwa, baakusaanawo emirembe gyonna. ompadde amaanyi
naye nze, na
ompadde amaanyi ag'embogo ddala enkambwe onsiize n'omuzigo nennyirira
okukamala. Mukama Ye Kabaka, alina ekitiibwa Mukama Katonda waffe.
Alina ekitiibwa, amaanyi n'obuyinza, ensi yonna, yonna yaginyweza byaggwa,
teriyugayuga; yaginyweza nakamala. Entebe yo Ssebo nywevu bulala nnyo.
Okuva ddi na ddi okuva emirembe n'emirembe, ddala ggwe w'oli, oli wamirembe
Mukama ali mu ggulu, oli wa buyinza, okira amayengo n'okuwuuma
kw'ennyanja. bye walagira, tebikyukakyuka, obutukuvu bwo ddala
busaanira, busaana ennyumba yo, emirembe gyonna, gyonna, gyonna, gyonna.
Kalori Lwanga ggwe mugabe w'eggye lya Katonda Omuzira nnamige atenkanika.
Wafufuggaza sitaani n'emikwano gye waguma masajja ne bakwokya; kulembera
eggye tusimbye ku ggwe tusenze Yezu tuli babe tuli babe ffe emirembe.
Balibakyawa, balibayigganyane mukaaba, balibawozesa o
Balibakyawa, balibajonyesa ne mukaaba, balibasanjaga o
Balibawaayo, balibakwata ne babasiba, balibakonjera olw'okuba
nze. Naye mbagamba temubatyanga naye mbagambate
lw'okuba nze. Naye mbagamba temubatyanga naye mbagamba mu
lw'okuba nze. Naye mbagamba tebabayinza naye mbagamba mu
fe masajja Mwoyo ali wamu nammwe abawagira. Kaloli Lwanga
Mweraba, mweraba, mweraba ngenda, nzirayo
ewa Kitange omwagalwa, nzirayo ewa Kitange eyankola,
ngenze mu ggulu mweraba. Mweraba, kati ngenze mweraba nzira
yo. Nzirayo ewaffe mweraba ngenze ku butaka.
Nzikiriza Mukama wange nga mulamu. Ku lw'oluvannyuma nange
ndizuukira mu bafu. Ndiddamu natene nnyambazibwa olususu.
Katonda wange ndimulabira nze mu mubiri gwange guno.
Batulabire, Batulabire gy'ogenda eyo mu ggulu, gy'ogenda eyo mu ggulu,
gy'ogenda eyo mu ggulu. Katonda Mwanaakutwale. Katonda Kitaffe
akwanirize. Katonda Mwoyo akubeeremu emirembe. Ojjule Katonda,
obune Katonda, olabe Katonda. Ha! ofaanane Katonda.
Ojjule Katonda. Mariya Omutuukirivu omusange, nabali Abatuukirivu
obasange, obasange, obasange nga bakulinda.
Lyonna eggulu, lyonna eggulu, lyonna eggulu lisanyuke.
n'ensi yonna, n'ensi yonna esanyuke ng'e
N'ensi yonna,
kwaniriza. Ng'omwana wa Katonda atuuse eka.
Jjangu omuweereza wange omwesigwa. Jjangu, jjangu, anti waweereza
nze n'onganza. Jjangu omwagalwa, jjangu. Jjangu mu kitiibwa ekya Taata,
jjangu ssembera jjangu. Tuula wentudde, jjangu ssembera jjangu.
Kitange ky'ayagala kiikino. Buli yenna alaba Mwana nakkiriza, a
weebwe obulamu obutaggwawo, nange muzuukize ku lw'oluvannyuma.
Beesiimye abafiira mu Mukama kuba anti tebazikirira.
Kubanga
Bawummula mirembe, bawummula mirembe. mbe.
Ah! bawummula, bawummula, bawummula mirembe.
Ebirungi bye bakola bibagoberera. Obulamu bwabwe
bufuuka bufuusi Ktonda yeebazifuuka
bufuusi, tebubaggyibwako.
bwe, atuwadde essuubi lino mu Kristu omuzuukivu.
zito, zito, zito,
ka, Kizito Kizito, oli ttawaza yaffe ffe abavubuka; ozito,
zito
mwana omuto bw'atyi, wewaayo n'ofa okubeera Yezu gw'oyagala okuzaama.
Naffe tuyambe, mu bigambo ne mu bikolwa, tulage ensi Kristu alokola.
Amagezi g'ekikulu wagaggyawa omwana omuto afaananaati? Gwe eyali yakasoma, bingi nga
tonabiyiga. Wasaba Batisimu eya amangu ng'olaba akachwano kabindabinda.
Temundeka mmwe bannange, tugenda ffenna eyo gye mulaga mu ggulu ewa Taata.
Wawuliriza Mwanga bw'awera okutta abasomi abo mu ggwanga lye. Wali munywevu
ng'enkondo Kristu gye yasimba mu nnyumba ye. Temundeka mmwe bannange,
tugenda ffenna eyo gye mulaga mu ggulu ewa Taata.
Ng'oli eyo ewa Taata ojaganya, nga muli ne Mwana eyatulokola, tuwolereze nnyo
Mwoyo atuyambe tutuuke gy'obeera. Temundeka mmwe bannange,
Jjangu tugende, ewa Kitaffe. Jjanu tugende, temundeka nze.
Jjangu tugende, Katonda Taata. Jjangu tugende, mutuukeko eyo.
Jjangu tugende, Katonda Mwana. Jjangu tugende, mulabeko nze.
Jjangu tugende, Mwoyo atuyamba. Jjangu tugende, mulabeko nze.
Mujje tugende, mmwe banunudde. Mujje tugende, abaana be ffe.
Essaawa y'eyo, ey'okutuuka. Obudde bwebwo, temwekunyammwe.
Mujje tugende, ewa Kitaffe. Mujje tugende, tube wamu eyo.
Mukulike, mukulike, mukulike abazira. Olutalo lw'ensi
Mukulike, mukulike, mukuli
mwalulwana, ne mugoba Sitani n'abasajja be. Mwabalinnyake
mmwe abazira.
konga balaba. Mukulike, mukulike, mwalulinya
ba, mukulike, mukulike, mukulike,
ko olutalo mwaluwangula, mukulike, mwalulinnyako.
mukulike, mukulike, mukulike mwalulinnyako.
Abaagalwa ennyo, bwe wabaawo okubonaabona. Bwe bawaabo
Ng'ensi ebakyawa, temufaayo mube bazira. bwe wabaawo, Temufaayo
Mumwesigenga, Mwoyo yekka omukubagiza. Mwoyo yekka
Abaagalwa ennyo, mwekuume nnyo mu nsi eno enzibu. Mwekuume nnyo
okubonaabona olw'okuyisa obulungi. mwesiimye, mwesiimube
bazira, munafuna abayamba ow'amaanyi, mwesii
omukubagiza munafuna okunywera n'amaanyi b'agamu
nsi eno enzibuliba ssanyu okutuusa by'agamba, by'ateemye
nnyo. Mujaguze Kristu ali naffe. Ekibatiisa balitemye
nnyo. mujaguze, mujaguze.
nzizza.
kibatiisa. Mulekenga kujegemera. Kristu Omukama
mumuwangamye, mu mitima gyammwe. Ng'oli n'oyo byonna bisoboka.
Omuggazi omukulu, omuggazi omukulu, Bruno Sse
Bruno, Bruno
runkuuma omuganzi. Webale kubeera mwesigwa ne mu kufa.
Webale kubeera mwesigwa ne mu kufa. Wesowolayo n'ofa'e
Namugongo, e Namugongo, e Namugongo wayokebwa n'ofa
Namugo
ng'oli mugumu. Tusabire naffe tube bagumu. Emirimo
tugikozesenga bwesigwa, bumalirivu, ne mu mazima.
Buli alinjatulamu maaso g'abantu, nange ndimwatulamu maaso ga Taata.
Buli anawaayo obulamu bwe bwonna, n'oyo alibweddiza mu maaso ga Taata.
Buli aneegaana mu maaso g'abantu, nange ndimudduka mu maaso ga Taata.
Muleke kugamba mbu nno ndeese mirembe. Sireese mirembe wabula ndeese kitala.
Omwana anayawukana nekitaawe, nennyina olw'okubeera bino bye mbagamba
kyokka mugumenga. Mube beesigwa, ndijja nze ne mbayamba, ne muwangula.
Abo abambadde engoye enjeru
Abo abambadde engoye enjeru bava wa abambadde?
bava wa? Abo abambadde, abambadde engoye enjeru bava
Abo abambadde abambadde bava wa?
wa? Bava wa? Bava wa? Bava wa
Abo abambadde abambadde abambadde engoye enjeru bava wa aba
abambadde engoye enjeru bava wa? beebo abayimbadde,
bava wa? Beebo abayita
tamu kubonaabona okunene ngoye ne zaamu
mukubonaabona okunene ne booza engoye zaabwe ne zaamuka
mu musaayi gwa Kaliga. Kye bava babeera mu maaso ga Namuka
mu musaayi gwa Kali
londone baweereza Ddunda mu kiggwa kye emisana n'ekiro.
Nnalaba ebbiina eritabalika, nga bavudde mu nsi yonna ne mu mawanga
mu buli kika mu nnimi zonnna tebabalika muwendo. Nga bayimiridde
mu maaso ga Nnamulondo mu maaso ga Kaliga. Ho!
bambadde ezinekaneka, bambadde zitukula ezitemagana.
N'ensansa ez'obuwanguzi, n'ensansa ez'obuwanguzi bazikutte
mu ngalo; ne balekaana n'eddobozi eddene:
Katonda waffe awangamye ku Nnamulondo, wamu n'Akali
Katonda waffe ku Nnamulondo wamugabe
bannanyini kulokola.
n'Akaliga nnanyini kulokola.
Bamalayika nabo ne bassa okwo; beetoloodde Nnamulondo y'Omukama.
Abakadde n'ebiramu ebina ne bassa okwo, ne beeyala okusinza
Nnanyiniggulu nga bayimba nti: Katonda abeere n'ettendo.
Amiina Amii
Katonda abeere n'amaanyi. Katonda abe n'amagezi emirembe gyonna.
na Amiina abe n'a
Yeebazibwe agulumizibwenga abeere n'amaanyi n'obuzi
yeebazibwe agulumizibwenga; n'obuzira
emirembe gyonna, emirembe gyonna Amiina, Amiina Amiina.
ra Amiina Amiina Amiina.
Emyoyo gy'abatuukirivu, emyoyo gy'abatuukirivu
Katonda y'agiyamba, Katonda y'agiyamba
ng'agiwanirira n'omukono gwe ogw'amaanyi ekibonerezo eky'oku
ng'agiwanirira
fa tekibatuukako banunuddwa, banunuddwa baganzi b'Omukama bo bali mu
banunuddwa,
ddembe besanyukira, batudde n'Omukama, besanyukira bafuga amawanga,
balamula abantu abawangamye mu Mukama emirembe gyonna.
Mu maaso ga basiru baalabika ng'abaweddewo. Mu maaso ga basiru
Mu maaso ga basiru, bababikanga abawalanwa. Mu maaso ga basiru
enfa yaabwe n'eyitibwa mbi. Baatuvaako bambi baazikirira ne bafumwabadooba
banyagwa bubi. Baatuvaako bambi baazikirira ne lubalya.
Kyokka tebamanya nti Ddunda ye ali abogeza, yabatukuza nga zaabu ow'omuliro,
n'abasiima ng'ekyonzira eby'ekitambiro ekyokye ekimusanyusa mu maaso ge.
Alleluia alleluia, Alleluia, alleluia
Bano batuukirivu, bano batuukirivu abalulinnyako olutalo
Alleluia, alleluia, Alleluia, allelu
mu musaayi gw'Akaliga. Bano batuukirivu,
bano batuukirivu abataafa ku bulamu bwabwe ne babuwaayo okutuusa n'okufa.
Alleluia, Alleluia n'olwekyo balamula ne Kristu emirembe gyonna allelu
n'olwekyo balamulaia
alleluia, alleluia, alleluia, alleluia, alleluia
alleluia, alleluia, alleluia.
Namugongo, Namugongo, Namugongombabuuza bannange abeera wa? Namugo
Namugongo, Namugongo, Namugongombabuuza bannange abadde ki? Namugo
Namugogongo
nze mwogera nsinda. Namugongo okwattirwa abaana nze mwoge
ngo nze mwogera nkaaba. Namugongo okwattirwa abangi anjoge
Wadda, wadda, wara
ntabuka. ttambiro kuva dda, ttambiro kayingo.
za nsoberwa. ttambiro likambwe, ttambiro lukabya.
Lyajjuza emirambo, lyajjuza obuwangwa.
Lyali lya lulango, nyabula kafuuwe.
Lyazisa abalenzi, lyazisa abasajja.
Lyamira omusaayi, gwa bali abasaale.
Lyalaba obukambwe, bambowa lwe bajja.
Lyayokya abalenzi, babuwe abateefu.
Afuuse,
Namugongo afuuse mukoko, kati ttambiro liggya
Nnyini bulamu Yezu kwayima buli nkya okutambira.
n'omubaka we Paapa tolaba kuno azze okutambira.
abamutuukako bangi basoma buli nkya okukamala.
abamusulako bangi, bayita buli nkya bamulambule.
limannyiddwa wangi anti lisika buli omu alikyalire.
Namugongo, Namugongooli kitalo.
Namugongo, Namugongooli magero. Ngamba nakuyimbako abaffe
Namugongo, Namugongo otutumbula.
Namugongo, Namugongo oyitimuka.
ne mmambya nkugambye anansanga.
Uganda akwagala
Ngamba nakuyimbako abaffe ne mmambya nkugambye anansanga.
Naffe atutumbula
Naffe nno tweyune.
Gy'ali ffe abasoma. Ngamba nakuyimbako abaffe ne mmambya nkugambye anansanga.
Fuula abakuggyako.
Yamba abakujjako. Ngamba nakuyimbako abaffe ne mmambya nkugambye anansanga.
Beewe okulambika
Kw'abo abawanguzi
abaafa ku ntikko yo
Lwazi mu kusoma
Namugongo abagenda munninde,
Kanserengete, kanserengete nange nabasanga.
Kanserengete, kanserengete nange naba
Namugongo atambuza mbiibya.
Kansenvule omutima gunnumye.
Kansenvule okutuuka natuuka.
Naagenda okulaba bw'owoomye
Naagenda okulaba eby'ettendo
Nkwewunya okukyaza ne Paapa
Nkwewunya okukyaza n'Africa
Nayima wa okulaba eby'ettendo
Nayima wamu bangi akesedde
Naayimba luyimba lwangeriki?
Naatuzza ngoma eyo yangeriki?
Munviire abatamanyi ddiini
Munviire ndi wa bowo ewaffe
olukindu
Omutuufu alyanya ng'olukindu olwasimbwa ku mugga. o
olukindu, olukindu olw'emirembe n'emirembe
lwanyizza, olwanyizza,
Ne Noa, Matia ne Luka bwe bali wano mu Kiyinda. Anti olw'afa
olw'eddiini Kiyinda yenna laba ayanyizza, laba ayanyizza,
ddiini wonna, laba etinta Katonda yebazibwe.
Ka tutende, ka tutende abazira abasajja abayitimuka. Abava
mu ffe mu mirembe egyayita. Nga wayoleka ekitiibwa kyo Mukama, mu basajja
bo abazira. Okuva emirembe gyonna, ne mu mazadde agakulembera.
Abamukubo baali bakabaka abazira, nantagobebwa.
Abamukubo baalibabuulirizi abakulu, abalanga n'ebirijja.
Bakulembera abantu, basomesa abantu, n'ebigambo
by'amagezi Kristu bw'atyo n'amanyika. Katonda yebazibwe.
Baafumba ennyimba ezinyuma, ez'okutenda Ddunda Katonda. Baalibagagga,
bamaanyi, baaliba mirembe n'eyo mu maka, baaliba kitiibwa
mu mirembe gyabwe; baaliba kitiibwa mu mawanga gonna.
Baabula, baabula ne baggwawo, ng'abataliwo kyokka
ebikolwa byabwe bikyayogera. Baakola erinnya, eritasangi
ka; n'abaana babwe banajjukirwanga emirembe gyonna.
Emibiri gyabwe gyaziikibwa giri mu ddembe, gya kuzuukira.
Tutenderezenga amagezi gabwe, n'ekibiina kyonna kibagulumize.
Yee njozayoza bannaffe abajulizi abaafa balulinnyako
mukulike Namugobasajja
mwalwana bajulizi baafa
ngo, mukulike namugongo mukulike Namugobasajja
mwalwana basajjammwe abaafa
ngo. Mwalulinnyako olutalo nnamuzisa temwekanga, mwali bagumu ng'ejjinja; temwekanga
olutalo lw'omuliro nnamuzisa mwaluwangula ngeriki? Hi! Ha!
Hi! sso abaana bangi ababonabona omuliro
Babalanga ki nze mpa ensonga
Babalanga ki abaffe, baana babalanga ki?
Mwanga ebassisa abasomi. Bwe mutale
Siva ku Yezu nze Namugongooli otya?
keyo kusoma mwenna kababayokye e'Namugongo. Sijja kumwegaana
Ne bw'atta nneesiima
Tugenze okwesiima
Ggwe ettambiro ekkambwe ozisa abkuzzeeko. Mwanga n'akugamba ki gwe nno, ggwe atta
abasomi n'obookya! Gy'ali, gy'ali asala omusango Mwanga olimuddawa ggwe ate?
Munywere, munywere abaa
Olikala ng'omuddo ogutannakuulwa obuyinza bwo bukomye.
na abawanguzi ntlo. Munyweere, munyweere abaana bawanguzi ntalo
munyweere, munyweere, munyweere
anabatiisa an'ava wa? munyweere, munyweere abaanabavubuka Katonda ageza.
munyweere age
ageza. Mukulike omukka, mukulike obulumi
Mukulike ebbabe mukulike effumuzaageza
Katonda ageza Katonda ageza
Kati nno kakati mutudde ntende, mbatenda mu ssanyu mutudde ntende ewaffe
kakati muli mu ddembe, mbatenda ennaku ziwedde amangu kafuuwe
abaafa muli mu ddembe, mbatenda entalo ziwedde ez'ensi ezammwe
Tusaba kimu bannaffe, mutusabire tweveemu eddiini tuginyweze ffe
abeewayo bulamba
nna tugyagale okusinga ebirala bye tulina ffe, n'obulamu bwaffe, n'ekitiibwa kyaffe,
n'amaanyi
bye tweresa mu nsi muno; byonna mu ggulu tubifuna mu bujjuvu atebya lubeerera
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.
Pieces in this work
Each piece has its own page with just its pages of the score.
- Olugendo Lwe Namugongo (title song) — Olugendo Lwe Namugongo
- Essaala Ya Lavigerie — Olugendo Lwe Namugongo
- Ekigambo Ky’omukama — Olugendo Lwe Namugongo
- Ensi Buganda — Olugendo Lwe Namugongo
- Omwana Wa Uganda — Olugendo Lwe Namugongo
- Katonda Owe Butonda — Olugendo Lwe Namugongo
- Buli Omu Wa Ddembe — Olugendo Lwe Namugongo
- Nze Ndi Musomi — Olugendo Lwe Namugongo
- Matia Mulumba — Olugendo Lwe Namugongo
- Kaloli Lwanga — Olugendo Lwe Namugongo
- Onojja Ddi? — Olugendo Lwe Namugongo
- Omutuufu Alyanya — Olugendo Lwe Namugongo
- Omugabe Weggye Kaloli Lwanga — Olugendo Lwe Namugongo
- MWERABA (Matia) — Olugendo Lwe Namugongo
- Kizito Omuto — Olugendo Lwe Namugongo
- Mukulike Abazira — Olugendo Lwe Namugongo
- Bruno Sserunkuuma — Olugendo Lwe Namugongo
- Abambadde Bava Wa? — Olugendo Lwe Namugongo
- Emyoyo Gy’abatuukirivu — Olugendo Lwe Namugongo
- Namugongo — Olugendo Lwe Namugongo
- Omutuufu Alyanya (2) — Olugendo Lwe Namugongo
- Njozayoza Bannaffe — Olugendo Lwe Namugongo