Lyrics

Chorus

Tukutendereza ggwe, Maria, (Nnyaffe omutiibwa,)
tukuwa ekitiibwa Maria,
oli namukisa mu bakazi,
Nakazadde w'Eklezia;
ffe abaana bo tutaase buli kabi.
Tuwanguzenga.
Otutuuse eyo gy'oli
Nnyaffe mu kwesiima.

1

Tuutuno ffe abasobya nga tuli wamu
okuwanjaga eyo totwabulira,
tuwe bye tusaba;
ffe tuwangule ku nsi kuno,
tusaanire okutuuka gy'oli eyo.

2

Ayi Mukama wagamba nti alyetikka
omusaalaba gwe nakugoberera,
tolimuvaamu.
Katunywerere ku Nnyaffe,
tumusabe atuuse gy'oli eyo.

5

Ggwe Maria beera Nnyaffe ffenna,
beera Nnyaffe otugumye,
tuwone sitaani ow'ettima otuwanguze.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.