Lyrics
S&A; Tulabira wa? /2 Tulabira wa Yezu atuuse mu ffe Tulabira wa? /2
T&B; Tulabira wa? /5 mu ffe tulabira wa? /2
S&A; Katonda Mwana y'atuuse, Musumba owaffe y,atuuse,
T&B; Y'atuuse y'atuuse
ALL; Eggulu n'ensi mumuyimbire oluyimba olumwaniriza.
S&A; Singa /4 Katonda Yezu Omusumba singa. /2
T&B; Singa singa Mukama /2 singa, Katonda Yezu Omusumba singa. /2
Okwagala Yezu kw'olaga kingi ssikutenda otwagala nnyo
Okwagala abantu lw'olina kwakusindika osigale naffe.
"Omubiri gwange" kyakulya ddala w'agamba
"Omusaayi gwange" kyakunywa ddala;
Mujje mulye, mujje abayala, mujje mulye, abetegese;
Mujje mulye, mujje abayala, mujje mulye, abetegese mwenna.
Okwagala ensi eno kw'olina Yezu ow'ekitiibwa ng'ofuuka omuntu;
Obwa Katonda bwo wabusika, n'omalirira osigale naffe.
"Omubiri gwange" kyakulya ddala w'agamba
"Omusaayi gwange" kyakunywa ddala;
Mujje mulye, mujje abayala, mujje mulye, abetegese;
Mujje mulye, mujje abayala, mujje mulye, abetegese mwenna
Okwagala okwaffe kutone nnyo tunakuwa ki kye tulina?
Okwagala okwaffe b'oyise kuyugayuga kubuusabuusa.
Tunyweze mu ddya lyo b'otukuza,
Tunyeze ku ddini gy'otuwadde,
Gy'otuwadde ffena abakiriza tutuuse mu kitiibwa kyo gyoli.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.