Lyrics

Chorus

Tulizuukira, ffenna tulizuukira
Tulizuukira ffe mu kitiibwa kya Yezu
Ku lw’oluvannyuma, kw’olwo. x2

1

Nga Kitaffe bwe yazuukiza Omuweereza we oyo Yezu,
Naffe twesiga, era tukakasa,
Ffenna abamumanyi, ng’alituzuukiza!

2

Ng’omukama bwe yayogera, nga ye w’obuyinza obungi;
Naffe twesiga, era tukakasa,
Ffenna abamumanyi, ng’alituzuukiza!

3

Yezu Mukama yayogera, nti: Omuweereza we ng’afudde,
Tafa bumbula, kuba alizuukira,
Ng’ensi eno eweddewo, ku lwoluvannyuma.

4

Yezu Mukama yayogera, nti: Omugaati gw’awa gwa maanyi
Anti gw’ofuna ye Yezu Mukama,
Ajja okuzuukiza bonna abo b’amanyi.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.