Tunywezebwe Mwoyo W’omukama

Lyrics

Chorus

Tunywezebwe mwoyo w'omukama
Mubwenkanya era ne mirembe;
Olwo tube Bantu ba mukama
Mubwenkanya era n'emirembe.

1

Yezu kristu ng'asibula, naffe atusuubiza nti alijja n'amaanyi ge,
Tunywezebwe eby'amagero.

2

Ye ge mazzi ag'obulamu,
Okutukula nti ye bw'omwewa takulemwa, ggwe mweyune anaakujuna.

3

Tuusa gy'ali ekyetaago kyo, endwadde azimalawo,
Nti ye muyinza atalemwa,
Ggwe masabe anaakuyamba.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections