Lyrics

Chorus

Twanirize Kristu omugenyi omukulu
Ali kati mu ffe wano
O! Kya magero kikulu nnyo
Yezu okujja n'abeera mu ffe, n'afaanana nga ffe!
Azze Omusumba omulungi alambule endiga ze,
Azze, azze, azze, atuliise.

1

Tukwaniriza Kristu, Kristu ggwe Kabaka waffe (Tulabira wa?..............x3)
Omwagalwa omutiibwa ow'ekisa omuteefu.

2

Tukwebaza nnyo Kristu, Kristu atuwa ggwe byonna (Tulabira wa?..............x3)
Eby'eggulu abireese, ka naffe tweyanze.

3

Tunaakuwa ki Kristu, Ffe nno ffe abankuseere (Tulabira wa?..............x3)
Kiki ddala ekirungi, ku bwaffe abasenge.

4

Tukwekola nnyo Kristu, Kristu ggwe atugatta ffenna (Tulabira wa?..............x3)
Ow'ekisa tunyweze, ffe mu ggwe tugumenga.

5

Tukwagala nnyo Kristu, Kristu ggwe Omusumba waffe (Tulabira wa?..............x3)
Ffe abantu bo tutwale tulambike otunyweze.

6

Tukwesiga nnyo Kristu, Kristu ggwe omulungi waffe (Tulabira wa?..............x3)
Kulembera otutwale tuwanguze otutuuse.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.