Walumbe Baakumala Empapala

Composer:

Lyrics

Chorus

Walumbe, walumbe, walumbe nga tokyawaza x2
Baakumala amaanyi Kristu bwe yava emagombe nga mulamu
Yakumegga - Kati oli lutindo lwe tuyitako okutuuka mu
Kitiibwa kya Kitaffe, mu kusanyuka okw’olubeerera.
// Walumbe nga tukuwonye, walumbe nga tukuwonye, mirembe.//

1

Enngombe erivuga, Kya mazima, enngombe erivuga
Abafu ne bazuukira nga si ba kuvunda, si ba kufa - bonna bafuuse,
Ekivunda kyambadde obutavunda, kino ekifa kyambadde obutafa.
Yeebale Katonda eyatuwa ne tululinnyako mu Kristu Yezu Omwana we.

2

“Nze kuzuukira, nze bulamu, anzikiriza ne bw’alifa, aliba mulamu,
Buli mulamu anzikiriza, talifa, talifa, emirembe talifa, talifa,
Emirembe gyonna, nange ndimuzuukiza , ndimuzuukiza ku
Lwoluvannyuma.”

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.