Lyrics
Yee! Mmanyi mmanyi nze .katonda gy'ali
Gy'ali omutonzi wange.......byonna yabikola, ye Lugaba nnyini byo
Nzikiriza nnyo ssibuusabuusa....katonda by'ali ssewannaku Ddunda kiwamirembe.
Nze nnali mmunoonya.........
Atonda, taata byonna;............
N'asindika mwana wuuno mu nsi!....
Omukama Yezu..........
Omu ku lwaffe ffenna..........
Ddala omutonzi yanunula ensi..........
Bweyatuuka Yezu,............
Ng'ensi yafa dda yonna,........
Sserumenya mpiima olumbe lwasse!.......
Ka naye mmusinze.....
Mwoyo mutuukirivu.......
Nnabasatwe: taata, mwana, mwoyo.......
Otusaasire ffe,..........
Era otuyambe ffenna..........
Tukwesiga nnyo katonda waffe........
Gwe nsinza, gwe nsinza....juna x4
Mbikkulira, ayi amazima ssebo....juna
Gamulisenga, ne nkulaba......juna
Bwendiba nkutuuse gy'olamula....juna
Nze siikuvengako mu bwakabaka...juna
(Ndayira katonda wange mmumanyi eyantonda... ndayira katonda wange mmumanyi gy'ali)x3
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.