Lyrics
Yekka Yezu ye Musumba, mulamgirire wonna.
Kristu Y'annambika Mukama Yezu;
sirina kyenjulira nga Yezu wali.
Bwajja [gyembeera?] mugumu nnyo nange (Nze ndi)
bwe mufuna yenna.
Ffenna tuba mu ssanyu ffenna
Kristu nnyini bulamu nga azze mu ffe.
Ye oyo y'afiirira ensi eno.
Mukama ye musumba.
Ffenna tumwebaze Mukama ye y'anunula ensi eno.
Mukama mulungi tayaburira n'omu.
Agabudde abaana nawe jjangu olye.
Mukama agabudde, atagwanira tojja;
sooka welongoose ggwe olyoke olye.
Omusumba omulungi talundira mpeera,
Kristu bw'agamba nawe osaana obe.
Jaguza ng'oyimba "Dominus Rex coelestis",
Ddunda y'alamula ensi eno na byonna.
Abaliba bakooye eggulu eryo y'empeera
anti bw'obanga osimbye mu kkubo lye.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.