Yezu Omutiibwa Ggwe Eyatununula

Lyrics

1

Yezu omutiibwa Ggwe eyatununula,
Abantu bonna Ggwe wabafiirira
Kwe kutugamba ng’otukuutirira,
Tubasabire.

2

Bangi bakyali mu kisiikirize;
Bwe bwo butuuse, ayi Yezu waffe,
Nabo batuuke mu kitangaala kyo
Ge mazima go.

5

Katonda Patri ne Katonda Mwana
Katonda Mwoyo okwagalana kwammwe
Mu bantu bonna mufune ekitiibwa,
Ab’ensi zonna.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections