MUZIRA KISA
1. Yezu nga mulungi…. Muzira kisa
Yezu tatusuula……… ,,
Twebaze eyetwewa……muzira kisa, ssmuzira kisa oyo muzira kisa.
2. Yezu ow’omukwano…..
Yezu tanjabulira………
Yezu gwe nasenga……
3. Ampadde n’omubiri gwe……..
Ampadde n’omusaayi gwe………
Komunio ey’ekitiibwa……….
4. E Misiri n’atunoonya……..
Falawo n’atatutta……….
Nange yanzigya eyo……………
5. Endwadde n’azivumula…….
Tewali ky’asaba oyo……….
Mujje tumutende…………..
6. Mwoyo we n’amuleeta……..
Ebitone n’atuwa ffe……..
Amafuta ne gabooga………….
7. Abaana n’atunoonya………
Abalwadde tatusuula…………
Enfuuzi n’aziyamba…………
8. Oyo Lusifa n’amuwamba……
Abaana n’atununula………….
Mujje tumusinze……………..
9. Yezu ndimuwa ki…………
Okumwebaza omukwano………
Wamma tumusinze…………….
10. Yezu nga mulungi…………..
Yezu nga mulungi nnyo…………
Yezu nga mulungi………………..
0 Comments