YEE MMANYI MMANYI NZE

1.    Yee! Mmanyi mmanyi nze .katonda gy’ali
Gy’ali omutonzi wange…….byonna yabikola, ye Lugaba nnyini byo
Nzikiriza nnyo ssibuusabuusa….katonda by’ali ssewannaku Ddunda kiwamirembe.

2.    Nze nnali mmunoonya………
Atonda, taata byonna;…………
N’asindika mwana wuuno mu nsi!….

3.    Omukama Yezu……….
Omu ku lwaffe ffenna……….
Ddala omutonzi yanunula ensi……….

4.    Bweyatuuka Yezu,…………
Ng’ensi yafa dda yonna,……..
Sserumenya mpiima olumbe lwasse!…….

5.    Ka naye mmusinze…..
Mwoyo mutuukirivu…….
Nnabasatwe: taata, mwana, mwoyo…….

6.    Otusaasire ffe,……….
Era otuyambe ffenna……….
Tukwesiga nnyo katonda waffe……..

7.    Gwe nsinza, gwe nsinza….juna x4

8.    Mbikkulira, ayi amazima ssebo….juna
Gamulisenga, ne nkulaba……juna
Bwendiba nkutuuse gy’olamula….juna
Nze siikuvengako mu bwakabaka…juna

9.    (Ndayira katonda wange mmumanyi eyantonda… ndayira katonda wange mmumanyi gy’ali)x3

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *