MUKULIKE NNYO MWASOMA

MUKULIKE NNYO MWASOMA


Mukulike nnyo mwasoma
Mwe abeewaa yo ssokuttibwa
Muline Yezu mwesiimye mukwesiima kwonna
Mutikiddwa mwenna engule zabaluwangula (x2)


1. Mukulike ekusoma (ediini)
Ediini mwaginweza (ediini) mwagisoma
N’ekiro te mwebakatulo mwasoma nnyo
Ediini mwagimanya bweri
Ddunda tumwebaza yabajjuza manyi.


2. Alleluja Alleluja Alleluja Alleluja
Alleluja Olw’okuba ediini Alleluja Alleluja
(Mukulike abazira mwe abagoba olutalo
Mwanywerera ku Yezu gwe mwasenga mwenna,
mwewaayo nnyo kw’olwo
Olw’okuba ediini temwatya kuttibwa tubewuunya
naffe).

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *