- Kitaffe ali mu ggulu obuyinza n’ekitiibwa bibe gy’oli
Ref: Erinnya lyo kitaffe litiibwe obwakabaka bwo bujje kitaffe x2
- By’oyagala bikolebwe mu nsi yonna nga bwe bikolebwa mu ggulu.
- Tuwe leero emmere yaffe ey’obulamu gy’otuwa anti buli lukya
- Tusonyiwe ebibi byaffe nga bwe tusonyiwa bwe tusonyiwa abo abatukolera obubi
- Totutwala totutwaala totutwaala mu kukemebwa naye tulokole mu bubi