AYI YOZEFU GWE OMWESIGWA

Ayi Yozefu gwe omwesigwa, katonda gwe yalonda gwe nakuwa okukuma Yezu ne Maria naffe no tuyambe.

1. Gwe eyakuma Yezu ne Maria,
omutonzi ye beyakukwasa
Yesiga gwe nalonda gwe ssemaka asanidde.

2. Omukambwe Erodde ng’amunonya,
Ekiro mu ttumbi wamutwala
N’oddussa oyo n’omukuma taata gwe wamuwonya.
3. olugendo lwaffe nga lutuuse,
Gwe omuyambi yamba tujje gyoli
Twesiga gwe anaatutuusa, gyli gwe mu kwesiiima.

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *