MMWE BIMULI YEZU by Lawrence Ssemanda

Mwe, mmwe mbi mmwe bimuli bya Yezu eby’omulembe, mube kitangaala eri abo abawunjawunja. Ye mmwe abagalwa mu mwebazenga bulijjo. Mwenna munywe, era mwesige Mukama oyo yeka y’ajja okubalungamyanga. Mmwe mwagalane, mukuumagane okutuusa okufa kwammwe.

  1. Mmwe bimuli bya Yezu mubenga kitangala eri abo ababuze;
    muwangaale nga mussa kimu.
    Mwe nyweze mmwe eggwanga eppya. Ayi Yosefu bayambe.
  2. Emikisa gy’obuzadde gye gibawereddwa olweleero luno.
    Mmwe muzaale anti mufuuse omu.
    Mwe nyweze mmwe eggwanga eppya. Ayi Yosefu bayambe.
  3. Obufumbo obutuufu gwe musingi gw’ekelezia empagiya Kristu.
    Tewabaawo kugattululwa. Nywerenga Yezu oyo omwekwate.
    Ayi Yosefu bakuume!
  4. Omuvubuka omulungi ye mpagi y’eddiini ey’obukatoliki.

Mwe ugisome, ebabukalemu. Anti yeyamba mmwe okwekuuma.
Ayi Yosefu anyambe.

Loader Loading...
EAD Logo Taking too long?
Reload Reload document
| Open Open in new tab

Download [124.45 KB]

Comments

0 Comments

Login

Welcome! Login in to your account

Remember me Lost your password?

Lost Password