Mugattidwa mubufumbo obw’olubeerera kye kirafiro.
Mugattidwa kati mufuuse omu.
- Mwebaze KAtonda olw’ebirungi.
Mwembi mube banywevu, temugattululwa.
Munywere Mukama ng’abakwatirako. - Mmwe musazeewo okubeera omu
era ne Kitaffe mumwesigenga mumusabe,
ye Mukama Nnanyini byonna.