OBUFUMBO KWAGALANA

 

OBUFUMBO KWAGALANA

 

Sebbo mwami oyo ye mukyalawo
Gwolonze mu bangi
Nyabo mukyala oyo ye mwami wo
Gwolonze mu bangi
Mukumaganenga muyambaganenga
munywezeganenga
mwagalane nnyo
Mukumaganenga muyambaganenga

munywezeganenga

Lugaba abakwatiriko.

 

Comments

Add a Comment

Your email address will not be published. Required fields are marked *