OBUFUMBO OBUTUUFU
OBUFUMBO OBUTUUFU
Sop + Alto: 1.Obufumbo obutufuu, gwe musingi gw’eddiini kw’emera, |
|
Obuvubuka obutuufu, bwebutegeka amaka amatuufu, Kyosimba kyosimba ky’ofuna, omuvubuka omulungi yasobola Obufumbo obutuufu (Kitaffe) Yamba abavubuka (Kitaffe) nyweza abafumbo (x2) |
Chorus (Ten) (S+A+B) |
(Ten + Bass) | 2. Obufumbo obulungi, y’ettawaaza y’abaana b’olina, Obuvubuka obunywevu bye bimuli by’amaka amalungi, Kyosimba, kyosimba kyofuna Kyekyo omuvubuka omulungi yasobola obufumbo obutuufu. Yettawaaza, yabana bo bozaala, bye bimuli byo maka malungi, Kyofuna kungula omuvubuka omulungi omutuufu.
|
(Sop + Alto) | |
(Sop + Alto) |
abavubuka abatuufu, abo gye emito emirungi Kyosimba, kyosimba kyofuna,Omuvubuka omulungi y’asobola ebigambo by’eddiini.
|
(Ten + Bass) 4.Obufumbo obutuufu, kye kitiibwa kye ggwanga erisoma, Abavubuka abatuufu be bannansi benkya abatuufu Ky’osimba, Ky’osimba ky’ofuna kyekyoOmuvubuka omulungi y’asobola okuganja munsi ye.
|
(Sop + Alto) Kye kitiibwa kye ggwanga, kye ggwanga erisoma be ba nnansi b’enkya abatuufu, Ky’ofuna, kungula,omuvubuka omulungi mu nsi ye. |
0 Comments