Lyrics
Omwoyo gwange gugulumiza Omukama x2
Mutima gwange
Gujaguliza mu Katonda mulokozi wange
Kubanga yalaba obutene bw’omuzaana we
Okuva kati amazadde gonna ganampitanga wa mukisa
Kubanga nnyini buyinza yankolera eby’amaanyi
Erinnya lye ligulumizibwenga
Ekisa kye kibunye mw’abo abamutya
Okuva ku zzadde erimu okutuuka ku ddala
Yakola eby’amaanyi n’omukono ggwe
N’asaasaanya abeekuzanga mu birowooza byabwe.
Abeekuluntaza yabaggya ku ntebe
N’agulumiza abeetowaza.
Abayala yabafukumulira ebirungi
Abagagga n’abaggyaawo bukumbu
Yalyowa Israel omuweereza we
Ng’ajjukkira ekisa kye
Nga bwe yalagaanya Bajjajjaffe
Ibrahim ne bazzukulu be emirembe gyonna
Ekitiibwa kibe ekya Patri n’ekya Mwana
N’ekya Mwoyo Mutuukirivu
Nga bwe kyaliwo olubereberye na kaakano na bulijjo
Emirembe n’emirembe, Amiina.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.