Lyrics
Atenderezebwe..... atenderezebwe
Atenderezebwenga Katonda oyo.
Tutti: Kitaawe wa Yezu Mukama waffe
Atenderezebwenga emirembe
Atenderezebwenga emirembe.
Kubanga Yatweroboza, nga n’ensi tennatondebwa,
Yatweroboza nga n’ensi tennatondebwa
a) Okuva ddi.... Nga n’ensi tennatondebwa.
Mu masooka... ,, ,,
b) Wa kisa nnyo.. ,, ,,
Ye Kitaffe ..... ,, ,,
c) Ng’atuganza ,, ,,
Okuyinga ,, ,,
d) Yatuwa nnyo ,, ,,
Ebirungi ,, ,,
Tubeere batuukirivu ...
Tubeere batuukirivu ...
Tubeere batuukirivu ...
Abatalina na bbala ...
Tutti: Mu maaso ge ... mu maaso ge.
Bass: Nga yateekateeka, mu mutima gwe omusaasizi
Sopr: Yateekateeka ... mu mutima gwe omusaasizi
Yateekateeka, mu mutima gwe omusaasizi (Tutti)
Ng’omutima gumuli ku Kristu x2
Omwana we mwe yatweroboza, n’atufuula baana ffe abantu.
Ffe abantu tuli baana be ddala ddala
Mazima ffenna tuli baana be
Mazima ffenna tuli baana be ddala ddala,
Ddala ddala ffenna tuli baana be.
Bass:
a) Tuli baana be ffenna oyo Kristu be yalondamu ...
Tuli baana be, tweyanze Taata ...
Ddala ffenna tuli baana be.
b) Tuli basika ffenna oyo Kristu y’atukulira ...
Tuli baana be ; tweyanze Taata ...
Ddala ddala ffenna tuli baana be.
c) Tuli bayise ku nsi ffe Kristu y’atutambuza ...
Tuli baana be n’atuzza ewaffe ...
Ddala ffenna tuli baana be.
d) Tuli bagumu ffenna oyo Kristu be yalondamu ...
Tuli baana be, anti yasiima ...
Ddala ffenna tuli baana be.
e) Tulituukayo ffenna eyo Kristu gye yatulaga ...
Tuli baana be, Kitaffe alinze ...
Ddala ffenna tuli baana be.
(Atenderezebwe No. 1 yokka)
ATYA OMUKAMA (Fr. James Kabuye)
Atya Omukama yeesiimye,
Ebiragiro bye bimusanyusa nnyo. x2
Ezzadde lye muno mu nsi liribeera n’obuyinza bwawufu
N’olulyo olwo olw'abatereevu, luliba lwa mukisa.
Ebintu n’obugagga biriba mu nnyumba gy’afuga,
Taatyenga kugaba, omutereevu.
Abatereevu mu kiro kiri abaakira okukira ettawaaza,
Ye musaasizi ow’ekisa ekitakoma, omutuufu wonna.
Oyo omuntu asaasira era n’awola ali bulungi ow’ekisa,
Atetenkanya ebintu bye mu bwenkanya, aliba mirembe.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.