Lyrics
Jangu jangu jangu Ggwe Kristu otulokole
Eddoboozi ly'oyo alangirira mu ddungu
Nti mulongoose oluguudo lw'omukama
Mulunngamye amakubo ge.
Eddungu n'ensi enkalu byonna bisakanye
Olukalu lujaganye era lutojjere
Lwanye ng'ekimyuula lujaganye
Anti Katonda wammwe wuuyo ajja
Mmwe ab'emitima emitiitiizi mwenna kati mugume
Muleme kutya mwenna mulabe
Owokubanya wuuja ajja
Eddoboozi ly'oyo alagirira mu ddungu
Mubonerere ebibi byammwe mwenna mwenenye
Olwo buli muntu yenna lw'aliraba Katonda waffe bw'alokola
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections