Muyimbire Omukama

Composer:

Lyrics

Muyimbire Omukama oluyimba oluggya,
muyimbire, muyimbire Mukama luyimba luyimba oluggya,
muyimbire Mukama oluyimba oluggya mmwe ensi zonna.

Mumutendereze erinnya lye,
mulirangirire buli kanaku (erinnya lye),
mulirangirire, mulirangirire, mulirangirire buli kanaku,
mulangirire, mulangirire bulokozi bwe.
Ekitiibwa kye mukinyumye mu bakafiiri,
(munyumye ekitiibwa kye), ekitiibwa kye mukinyumye mu bakafiiri,
munyumye, munyumye mu bantu bonna,
bonna munyumye mu bantu bonna,
munyumye ebikuuno bye, bikuuno bye.

Muwereze ekitambiro ekiggya,
muyingire mu luggya lwe nga musaakaanya,
muwereze mwenna, muwereze ekitambiro,
musinze Katonda mu ntimbe entukuvu.
Ggulu n'ensi bijaguze, ggulu n'ensi bijaguze,
bijaguze, bijaguze,
ennyanja n'ebigirimu bisagambize,
ennyanja n'ebigirimu bisagambize.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.