Lyrics
Nnamuloose ava waggulu Omukama Ssabalangira
Ng'alabise Katonda eyantonda
Nnamuloose ayakaayaka Yezu
Ng'era amyansa atangalijja nnyo
Ye wuuyo Omununuzi azze
Awanuse Mulindwa w'abangi
A-A-A Azze? Ssabalangira. O-O-Oli
Nnamuloose alebaaleba atalabwa
Ng'ali wano eyalangibwako edda
Nnamuloose mmulamusa Yezu
Ng'ate nsiza nsanyuka na nnyo
Atuuse mazima ye Ye
Omufuzi Kabaka w'ensi eno
A-A-A Azze? Ssabalangira. O-O-Oli
Nnawulidde enngoma ezimwaniriza
Nga zivuga mu budde bw'ettumbi
Nnawulidde abayimbira Yezu
Ennyimba ze baamuyimbidde
Alleluia abantu mwenna
Mwe Mukama Katonda b'ajjidde
A-A-A Azze? Ssabalangira. O-O-Oli
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.