Lyrics

1

Katwambuke abayite b'omukama entanda etuuse,
Tusagambize b'ayise kati, mmwenna abeetegese.
Nze ani akowoolwa, nze ani akyaliddwa
Nze ani asembezebwa leero ku mbaga y'omukama.

2

Ekitiibwa kye nfunye kati, ate kirina ani?
Okukyaza omutonzi w'eggulu, era ndi mu ggulu.

3

Alinzigya ku ggwe mukama, leero kiriba ki?
Oba kufa ndikufiirira, ngende gy'obeera.

4

Alinjagala nga bw'onjagala, leero asangwa wa?
Ggwe wawaayo n'obulamu bwo lwakunjagala nnyo.

5

Ayi Maria mange omwagalwa leero ngambe ntya?
Nze okukyaza omwanawo ddala gwe wazaala n'oyonsa.

6

Nze kyensaba ayi mukama, ggwe azze olwaleero,
Nga obw'okufa bugobye buti ntwala gy'obeera.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.