Lyrics

Chorus

Mu mikono gyo ggwe,
mu mikono gyo Ddunda
mwentadde omwoyo gwange.
Ssirina buyambi okuggyako ggwe.
Tondeka magombe tonzikiriza,
ntwala nze mu bwakabaka bwo.

1

Obulamu bwange buweddeko, ennaku zange ziweddeko,
giweddeko emyaka gyange.
Laba kati nsomoka okudda gy'oli ggwe eyankola
Nnyini bulamu.
Ntwala, ntwala mu kitiibwa kyo.
Ntwala, ntwala mu ggulu gy'obeera.

2

Obulamu bwange buweddeko, ennaku zange ziweddeko,
giweddeko emyaka gyange.
Laaba kati ngireka, ensi ngikyaye byonna bibyo
Nnyini bulamu.
Ntwala, ntwala mu kitiibwa kyo.
Ntwala, ntwala mu ggulu gy'obeera.

3

Obulamu bwange buweddeko, ennaku zange ziweddeko,
giweddeko emyaka gyange.
Mbasiibula nsomoka okudda gy'ali gwe nnekola
Nnyini bulamu.
Ntwala, ntwala mu kitiibwa kyo.
Ntwala, ntwala mu ggulu gy'obeera.

4

Obulamu bwange buweddeko, ennaku zange ziweddeko,
giweddeko emyaka gyange.
Mbasiibula nzirayo eri oyo Taata eyankola
Nnyini bulamu.
Ntwala, ntwala mu kitiibwa kyo.
Ntwala, ntwala mu ggulu gy'obeera.

5

Obulamu bwange buweddeko, ennaku zange ziweddeko,
giweddeko emyaka gyange.
Mbakuutira abaliwo. Mube banywevu mu mwesige
Nnyini bulamu.
Ntwala, ntwala mu kitiibwa kyo.
Ntwala, ntwala mu ggulu gy'obeera.

6

Obulamu bwange buweddeko, ennaku zange ziweddeko,
giweddeko emyaka gyange.
Mbakuutira abaliwo, ng'ensi ebadoobya mumwesige
Nnyini bulamu.
Ntwala, ntwala mu kitiibwa kyo.
Ntwala, ntwala mu ggulu gy'obeera.

Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections

If the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.

Listen to this song

This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.

Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.