Lyrics
Ye Ggwe Omwana wa Katonda atuzaaliddwa.
Ggwe Mununuzi (Kristu)
n'Abalanzi baakulanga bwadda nti:
Alizaalibwa e Beteremu,
y'alinunula ensi.
Yezu azze. Azze ku nsi.
(Tumugulumizenga, tumugulumizenga.)
Omwana wa Katonda azaaliddwa.
Alleluia, alleluia.
Azaaliddwa y'Oyo, an'atulokola ffe ababonaabona,
ffe tumusinzenga.
Omulokozi atuzaaliddwa ffenna.
Abagendayo bonna e Beteremu ng'azaaliddwa,
betwekola ku nsi,
batubeerere ekitangaala kyaffe.
Twezze buggya ng'azaaliddwa,
ettendo n'ekitiibwa ne tubimuddiza
Mukama Yezu atuuse. (Mulindwa atuuse, Messia.)
Ensi n'eggulu atuzaaliddwa ffenna.
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.