Lyrics
LI(Mr. Joseph Kyagambiddwa )
Yezu eyafa luli lw‘ameggwa
olumbe! Wuuno yalugobye,
leero azuukidde! Bwe yayimuse n‘alussa omuggo anti
omusaalaba.
Luno alleluia eyoimbwe nnyo!
Lunaku lwa kitiibwa lwawufu
Mazima ddala Yezu azuukidde!
Kristu wangudde!
Ye nno amaze mbale, entaana
y‘eroopye! Yiiri yagimenye,
amyansa yenna! Okuzuukira
kwaziise olumbe! Naffe tuluwonye!
Ggwe nno amudaagira, lwaki
nno okaaba? Oh, kitalo ddala
era kyewuunyo! Abamulabye
boogedde nti nno: Yezu yalamuse!
Naaza amaziga go n‘ogenda
gy‘ali Yezu ddala owuwo
alinze otuuke; Alagiriza
n‘agamba: ―Nzuuno. Nzuuno
gwe mwagala‖!
Yezu okuzuukira, twesiimye
ffe nno, Nnyiniggulu eyafa ku
lwaffe ffenna! Olabikako
gy‘obadde wa eyo, Ayi eyatwagala!
Kristu tube wamu gy‘ogenda
okudda, Naffe totuleka tutwale
ffenna, Nga otuzuukiza
n‘otuzza obugya, Ayi eyatwagala!
Spotted a wrong word or a missing verse? Make corrections
Sheet music
Open full screenIf the score does not display on your phone, use View sheet music to open it in your PDF reader.
Listen to this song
This song cannot be played here yet: the sheet music is a picture of the score, and a playable copy has to be prepared and checked by a musician. Ask for it and we will prepare the most requested songs first.
Composers and typesetters: if you have this song in MuseScore, Sibelius, Finale or capella, send us the notation file and it can be playable within days.